Rwasha

Bisangiddwa ku Wikipedia
Genda ku: Ndagiriro, kunoonya
Российская Федерация
Rossiyskaya Federatsiya
Federeshion ya Rwasha
Bendera ya Rwasha E'ngabo ya Rwasha
Bendera ly'eggwanga Ngabo y'eggwanga
Nsi
Omubala gw'eggwanga:
Oluyimba lw'eggwanga Государственный гимн Российской Федерации
(Gosudarstvenny gimn Rossiyskoy Federatsii)
Geogurafiya
Rwasha weeri
Ekibuga ekikulu: Moosko
Ekibuga ekisingamu obunene: Moosko
Obugazi
  • Awamu: 17,075,400 km²
    (ekifo mu nsi zonna #1)
  • Mazzi: km² (13%)
Abantu
Nnimi z'eggwanga:
Abantu:
142,008,838
Gavumenti
Amefuga:
Abakulembeze: Dmitry Medvedev (President)
Vladimir Putin (Prime Minister)
Ensimbi yayo
Ensimbi (Erinnya lyazo): Ruble (RUB)
Ebirala ebikwata ku nsi eno
Saawa: mu UTC +2 — +12
Namba y'essimu ey'ensi: +7
Ennukuta ezitegeeza ensi eno: .ru

Federeshion ya Rwasha (Rwasha) ye'nsi esinga obunen munsi yonna. Ebituundu byaayo bli mu Bulaaya ate ne mu Eezia. Rwasha erina booda ne'nsi kumi na nya, Noowe, Finilandi, Estonia, Lativia, Lithueenia, Bupoolo, Belarus, Yukrein, Jooja, Azerbaidžan, Kazakstan, Cayina, Mongoolia ne North Korea. Ekibuga kya Rwasha ekikulu ciyitibwa Moosko.

Ebwaafayo[kyusa | edit source]

Mu mwaaka 1700 Pietro Ssemaanyi yavuumbula obwakabaka bwa Rwasha. Mu 1917 ba Bolshevik baawaba obufuzi nebajjakko kabaka Nikolai II. Mu 1922 ba Bolshevik baavumbula Soviet Union. Mu 1991 Soviet Union yagwa kaakano Rwasha ne baddamu okugiyita Rwasha naye obwakabaka tebwazibwawo.

Obufuzi[kyusa | edit source]

Rwasha ya nsi ezegatta, oba federeshion. Omukulembese we'nsi ye prezideenti. Prai minista (katikkiro) yaalondo presidenti naye ne paalamenti erina okumukkiriza. Prezidenti asobola okufuga taamuzi biri ku murundi gumu naye nga wayiseewo ebbanga asobola okuddako.

Kaakano prezidenti wa Rwasha ye Vladimir Putin, katikkiro ye Dmitry Medvedev.

Ebifo bya Rwasha[kyusa | edit source]

Omuko guno kitundutundu. Bw'oba ng'oyagala okugugaziyako yingira awagamba nti kyusa.