Bupoolo

Bisangiddwa ku Wikipedia
Genda ku: Ndagiriro, kunoonya
Ripablik kya Bupoolo
Rzeczpospolita Polska
Bendera ya Bupoolo E'ngabo ya Bupoolo
Bendera ly'eggwanga Ngabo y'eggwanga
Nsi
Omubala gw'eggwanga:
Oluyimba lw'eggwanga Mazurek Dąbrowskiego
Geogurafiya
Bupoolo weeri
Ekibuga ekikulu: Warszawa
Ekibuga ekisingamu obunene: Warszawa
Obugazi
  • Awamu: 312,679 km²
    (ekifo mu nsi zonna #70)
  • Mazzi: 791 km² (.25%)
Abantu
Nnimi z'eggwanga: Olupoolo
Abantu:
38,483,957 (2,014)
Gavumenti
Amefuga: 14 April 966
Abakulembeze: Andrzej Duda (President)
Ewa Kopacz (Prime Minister)
Ensimbi yayo
Ensimbi (Erinnya lyazo): Złoty (PLN)
Ebirala ebikwata ku nsi eno
Saawa: mu UTC +1
Namba y'essimu ey'ensi: +48
Ennukuta ezitegeeza ensi eno: .pl

Bupoolo (olupoolo: Polska), oba Bupolska oba Ripablik kya Bupoolo (olupoolo: Rzeczpospolita Polska), nsi e buvanjuba wa Bulaaya. E bugwanjuba Bupoolo erinayo booda ne Girimane, engulu ne Baltic Sea, Rwasha ne Lithueenia ebuvanjuba ne Belarus ne Yukrein ate ebukiikaddyo erinayo booda Slovakia ne Czech Republic.


Photos[kyusa | edit source]

Omuko guno kitundutundu. Bw'oba ng'oyagala okugugaziyako yingira awagamba nti kyusa.